Kabaka ayingidde mu by’ettaka eryawambiddwa e Kayunga

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II alabudde abakulembeze ba disitulikiti y’e Kayunga obutagezaako kukozesa lyanyi okuwamba ettaka okutudde ekitebe ky’essaza erye Bugerere okusobola okuzimbako ekitebe kya disitulikiti ng’entegeka yaabwe bw’ebadde, oba si ekyo baakuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka.


Okulabula kuno Ssaabasajja kw’ayisizza mu Ssaabawolereza wa Buganda, Owek. Apollo Makubuya kugamba nti, “Twakitegedde nti disitulikiti y’e Kayunga yatandika dda okupunta wamu n’okuzimba ku ttaka lya Kabaka eryessaza ly’e Ntenjeru nga tesoose kufuna lukusa lwa Kabaka wadde ng’omwami we atwala essaza eryo, Mugerere akiwakanyizza ebbanga eriwera.”


Ebbaluwa yayongeddeko nti ....

Pulezidenti Museveni asisinkanye Katikkiro ku by’okuzimba Amasiro

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asisinkanye Katikkiro wa Buganda, Eng. J.B. Walusimbi n’amukakasa nti agenda kutuukiriza obweyamu bwa gavumenti okuwaayo obuwumbi 2 okuzzaawo amasiro g’e Kasubi ng’omwaka gw’ebyensimbi 2011/ 2012 tegunnakomekkerezebwa.

....

Ebyemizannyo

Mangati akomyewo kujojobya abâ

Omuvuzi w’emmotoka z'empaka, Jas Mangati, oluvannyuma lw'okulemererwa okuwangula emmotoka z'olukalu lwa Africa ssaako ezaali mu Zambia nez’e Zimbabwe, kati obwanga abwolekezza z'e Masaka ezitandika enkya.


 Empaka zino eza Uganda Motor Challenge Rally zaakutolontoka kkiromita 240 nga zaakutandika n'ezaakafubutuko mu Nyendo - Misa ....

  • Eddoboozi Lyamaka
  • Eby'obulimi
  • Eby'obulamu
  • Ebbyediini
  • Musanyusa
  • Sports

Maama bw’abeera ow’olugambo oba nnalukalala n’omwana abeera ekyo oba n’okusingawo, okuggyako ng’alitaasibwa mu ngeri emu oba endala. Taata bw’ageza n’akuba maama ow’olubuto, abeera takubye maama yekka naye n’oyo ali mu lubuto abeera amukubiddemu era omwana amanya muli nti taata wa bulabe oba tatwagala.

Awo nno bataata wano we tubasabira okwongera omukwano eri bamaama abali enda era olwo munyweze omukwano n’abaana bali munda m...

Abalimi bangi olumu bakaaba twawa nga ntulege olwobutafuna makungula malungi  okuva mu mmwanyi zaabwe ng’entabwe  eva ku butamanya ndiisa ya kirime kino.

Emmwanyi mu Uganda zirimibwa nnyo mu bitundu bya Buganda omuli; Mityana, Masaka, Mukono ne Mubende ate ne mu bugwanjuba e Mbale mu Bugisu.

Abubakali Jamiru omulimi w’emmwanyi e Bombo- Nakatongo agamba, nti kirungi nnyo okuliikiriza ekirime kino n’ebigimusa  kuba bikiyamba okuk...

“Buli lwe wayitawo emyaka 10 kyandibadde kirungi buli muntu n’afunayo ddoozi ya Tetanus Toxoid okwongera okubugema”
Abantu bangi bafuna obulwadde bwa tatanansi oluvannyuma lw’okufuna amabwa eg’enjawulo ne batategeera nti oboolyawo babulina. Omusawo olwaleero akuleetedde engeri gy’osobola okukakasa obulwadde buno singa buba bukukutte.
Okakasa otya nti olina tatanansi?

Wateekeddwa okubaawo ekiwundu ekituuse ku mubiri mu ki...

Ensi yonna nga yeetegekera okujaguza olunaku lw’abajulizi ba Uganda ku kiggwa e Namugongo nga 3, ogwomukaaga, poliisi eyogedde ebyeraliikiriza bw’etegeezezza ng’abatujju bwe baagala okweyambisa omukisa guno okukola obulabe ku ggwanga.

Ng’ayogerako eri bannamawulire wiiki eno, omwogezi wa poliisi mu Kampala, Ibin Ssenkumbi yategeezezza nti bagenda kwongera ku bukuumi okusinga bwe gubadde bulijjo nga baakweyambisa abakuumaddembe 4,000.

“Twetaaga pol...

Musanyusa

Omuyimbi Priscilla Kalibbala yalaze amaanyi bwe yabadde aggulawo enkiiko z’embaga ye mwe yayanjulidde embalirira ya bukadde 800.

Ebimu ku biri mu mbalirira eno kwe kutambulira ku ndogoyi ate abazadde batambulire mu nnyonyi

Kalibbala agenda kugattibwa ne Micheal Kimbugwe abeera mu America ku lutikko e Namirembe nga 4/8/2012, baakusembeza abagenyi baabwe mu bitundu by’e Bugolobi.

Mu kutongoza enkiiko zino, abantu baasanyukidde ekya Kalibbala okugattibwa kuban...

Eby'emizannyo

Omuvuzi w’emmotoka z'empaka, Jas Mangati, oluvannyuma lw'okulemererwa okuwangula emmotoka z'olukalu lwa Africa ssaako ezaali mu Zambia nez’e Zimbabwe, kati obwanga abwolekezza z'e Masaka ezitandika enkya.

 Empaka zino eza Uganda Motor Challenge Rally zaakutolontoka kkiromita 240 nga zaakutandika n'ezaakafubutuko mu Nyendo - Misaali.

Abavuzi abawerera ddala 32 be baakakasizza okuvuganya mu mpaka zino.

Newankubadde nga Mangati yaakavuga omulundi gumu mu ...

Ekirowoozo Kyo

Untitled Document
Amannya    ?   
?

Akalango

Comments

(19-May-2012 11:05)
...
Kabaka ayingidde mu by’ettak (19-May-2012 08:05)
waliwo omuntu awaandiise mu bukedde ku bya drek? lubega atabuse ne mukazi we nti ku kimu ku bizimbe bya lubega ono mwe mwaziikibwa ekyana ekyali kiweza emyaka nga esatu kyebaalimbalimba ne bakiwa ki d ...