Abaganda mu gavumenti tuwabula

DEO WALUSIMBI


Ssentebe wa NRM mu Buganda era nga ye ssentebe wa disitulikiti y’e Luweero, omu ku bannansiko abaaleeta gavumenti mu buyinza, Alhaji Abdul Nadduli agambye nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni Abaganda abali mu gavumenti ye ne bwe bamuwabula takyalina n’omu gw’awuliriza, n’agamba nti embeera w’etuuse eyinza okuwaliriza abamu okuleeta gavumenti endala nga bwe baakola ku Milton Obote mu myaka gya 1980.


Haji Nadduli yategeezezza olupapula lwa Eddoboozi nti “Pulezidenti Museveni alina okwewala okuyimirira mu kkubo eriraga abantu abalala nti musosoze mu mawanga, kikosezza abantu bangi nnyo n& ....

Mukula atandise okuyigga ensim

Omubaka wa munisipaali y’e Soroti, Capt. Mike Mukula atandise okunoonya obuyambi bw’ensimbi z’agenda okukozesa asobole okusiguukulula Pulezidenti Museveni mu kulonda okugenda okubaawo mu 2016.


Mukula yategeezezza Eddoboozi nti, “Ntandise okunoonya obuyambi ....

Ebyemizannyo

Zambia efuludde Ivory Coast

Kwabadde kusanyuka nga kusagambiza mu ggwanga lya Zambia, ttiimu y’eggwanga lino ey’omupiira emanyiddwa nga Chipolopolo bwe yayingidde mu byafaayo ng’erimu ku mawanga 14 agawangudde ku kikopo kya Africa okuva bwe kyatandikibwawo mu 1957.


Mu byafaayo by’ekikopo kino, Zambia ebadde tekiwangulangako nga n’okujja mu mpaka zino, abantu abasinga obungi  teba ....

  • Ndibassa
  • Eby'obulimi
  • Eby'obulamu
  • Ebbyediini
  • Musanyusa
  • Sports

 Mbalamusizza nnyo abanyumirwa emboozi ya Ndibassa, nammwe abatannagijjumbira  kubagasa. Omwami n’omukyala abafumbo ssaako n’abakozi b’awaka ne mikwano gyabwe mpaawo gw’etagasa.

Mujjukire nti efuluma buli lwakubiri mu katabo ko kano Eddoboozi akaganzi. Okwejjukanyaamu, twalesse tumaze okukiraba nti akalagala mukwano gwa madaamu ate nga mukwano gwa Ndibassa nfiirabulago ke yali awadde madaamu mbu acamule obusimu bwa misita avuunyuule ebisooboo...

Abalimi bangi badduse mu mulimu gw’obulimi nga beekwasa ensimbi ze bayiwa mu bulimi nti nnyingi, naye obukodyo obupya buzuuliddwa omulimi bw’asobola okweyambisa okulaba ng’akendeeza ku nsimbi z’ateeka mu mulimu guno ng’ayita mu kugugattako obulunzi.

Leero Eddoboozi likuleetedde omulimi Mayanja Godfrey omutuuze w’e  Nakabiiso mu ggombolola y’e Kiringente mu disitulikiti y’e Mpigi ate nga y’akulira  ekitongole kya ...

Dokita, njagala kumanya kiki ekivaako amannyo okuzimba omuntu ne bw’aba agafaako nnyo? Nambajjwe Lydia - Masaka.

Lydia, erinnyo lyonna okuzimba kiva ku bintu ebyenjawulo omuli;

  1. Obuwuka okusensera erinnyo okuviira ddala ku kitundu kyalyo ekyokungulu (enamel) okutuuka ku kitundu kyalyo ekisembayo (pulp), olwo ne busensera ku mulandira gw’erinnyo. Bwe butuuka ku mulandira ne bufuluma wansi waagwo, olwo obuwuka bun...

Omusumba w’ekkanisa ya Victory Christianity Centre mu Ndeeba, Pr. Joseph Sserwadda asabye gavumenti okweteekateekera okujaguza emyaka ataano egyameefuga nga yeetondera abantu b’ekoze obubi ko n’okusonyiwa abo b’ebanja  Ng’abuulira enjiri ku gumu ku mikutu gy’empuliziganya wiiki ewedde, Pr. Sserwadda yategeezezza nti guno omwaka gavumenti yandibadde egweyambisa kulongoosa linnya lyayo mu bannayuganda abagiriko akakuku naddala akulira oludda olugivunya, ...

Musanyusa

Abange mukulike valentayini, nkakasa mwagiyiseemu bulungi era ndaba abasinga mwagifuniddemu n’abaagalwa. Ekyo nno kirungi kubanga omukwano teguliiko ntandikwa ntuufu nti musisinkana wano oba wali.

Kati ke wamufunye, olina olutalo lw’okumutuusa ku valentayini ey’omwaka ogujja ng’akyali wuwo era asigale nga wuwo mirembe gyonna. Njagala nnyo weetegereze bino wammanga nga tonnatandika kwagalira ddala muntu oyo.

  1. Emboozi gye mwasoose okunyumya<...
Eby'emizannyo

Kwabadde kusanyuka nga kusagambiza mu ggwanga lya Zambia, ttiimu y’eggwanga lino ey’omupiira emanyiddwa nga Chipolopolo bwe yayingidde mu byafaayo ng’erimu ku mawanga 14 agawangudde ku kikopo kya Africa okuva bwe kyatandikibwawo mu 1957.

Mu byafaayo by’ekikopo kino, Zambia ebadde tekiwangulangako nga n’okujja mu mpaka zino, abantu abasinga obungi  tebaagisuubira kuba na mukisa gwonna kwetikka mpaka zino.

 Wabula yasobodde okukiwangula ol...

Members

Username A value is required.
Password A value is required.
 
Or Register Now

Cartoon

Comments

Posted By (22-Feb-2012 17:02)
Posted By (22-Feb-2012 13:02)
banage temuddira wine omukadde ne mumuteeka mumaky
Posted By (22-Feb-2012 07:02)
ismail south africa banauganda twenyeze tugobeabab

Zuula Ompiira